- 歌詞
- アルバムリスト
Bobi Wine
-
Tomusobola
To Be Handsome Is to have something inna your hand To give to your woman So handsomeness is not in the face Like some boy confess
Why do you Nigi naga nigi naga Nigi naga nigi naga Inna di gal dem face Ondetera ekiniga Because you nigi naga Nigi naga Inna di gal dem face
Laba yo Omwana wabandi omukakaluKanya Kati laba atandisse nokumera obukanyanya yalina ka skin akatemagana nga koona kanyereketa naye kati laba bwomukalakata wamukwanira mu commedy nite kati omusibira waka takya genda out wamukwana lwa nviiri zze kunyirira kati bwakusaba ez'enviiri nga ofunya mumwa Jukira Luli nga wakamukwana nga omusubiiza nga'jakunyirira bwaba afuuse mukyalawo jukira okunyirira gw'oba olina okufukirira kati gwe gwotalabirira omusuubira otya okunyirira
Bwo'ba nga tomusobola Obonya bonya waki Ki tomulekera bali abamusobola Tomusoboola Ovumirira nga lwaki Laba Omusudiiya paka bwo'namukadiiya Omukazi Tomusobola Obonya bonya waki Ki tomulekera bali abamusobola Tomusoboola Ovumira nga lwaki Laba Omusudiiya paka lwo'namukaddiya
Biino, Buli Musajja kimukwatako Abakazi, Love bajipimira mu bintu byokola Yoza amasanda mu mikono jjo Buli lwakucyalira funya ekikonde omale omusibuule Ekya kameeza twakisangawo kati gwe'ra oyagala bakujjukize ntino bakateekako mane mukyala wo kye kyobugagga kyo manya nendabiika ye, yepiima piima ekitibwa kyo ssebo Owewuuwo bwakusiwuukako Kitegeza nti nempisa zakusiwuukako もっと沢山の歌詞は ※ Mojim.com Luliba lumu neba mukuyamba kko Woli kyimanya nti wamuzanyilangako
Bwo'ba nga tomusobola Obonya bonya waki Ki tomulekera bali abamusobola Tomusoboola Ovumirira nga lwaki Laba Omusudiiya paka bwo'namukadiiya Omukazi Tomusobola Obonya bonya waki Ki tomulekera bali abamusobola Tomusoboola Ovumira nga lwaki Laba Omusudiiya paka lwo'namukaddiya
You nigi naga nigi naga nigi naga nigi naga
Ondetela ekiniga because you nigi naga nigi naga Yo Listen to dis argument
Mwami gundi, Omukyala gwogamba ntino omwagala Emikono jyo gyeji kakasa ntino omwagala Obusente bwobukwata obubalirira Kyava takutwala na ku mazzi ge busaabala Oba tosobola kutuyanira mukyala wo Tewali nsonga lwaki omutuyanirako Byotamugulidde, lwaki obiyombera Waliyo abamumatira ate nga babisobola Njagala omanye nti oyo demu gwolina Wamulemesa banji abaalibalina Kati gwe bwolowooza nti ebigmabo bigula and mata Kimanye nti ku sande abalala bagula enyama
Bwo'ba nga tomusobola Obonya bonya waki Ki tomulekera bali abamusobola Tomusoboola Ovumirira nga lwaki Laba Omusudiiya paka bwo'namukadiiya Omukazi Tomusobola Obonya bonya waki Ki tomulekera bali abamusobola Tomusoboola Ovumira nga lwaki Laba Omusudiiya paka lwo'namukaddiya
Its a herbert skills Tonny Houls Production Firebase burn
nigi naga nigi naga
-
|